Robert Ssejjemba
Robert Ssejjemba (yazaalibwa nga 5 Ogwekkuminebiri 1980) Munnayuganda omukugu mu kusaba omupiira eyawummula era nga kaakano ye mutendesi wa pulogulaamu y'abasajja eya Wayland Baptist University.
Emirimu gye ng'obutendesi
kyusaGyebuvuddeko mu 2006 mu sizoni ya Major League Soccer yakola olutandika lw'asooka mu D.C. United, naye teya kola ndagaano n'abo ng'omutendesi omukugu. Oluvannyuma yazannya sizoni ya 2007 ne Richmond Kickers nga tannaba kugenda mu Charlotte Eagles mu sizoni ya 2008. Mu 2008 mu mupiira ogw'akamalirizo mu USL Second Division ne Eagles, obuvune bwa ACL bwakomekkereza omulimu gwa Ssejjemba ng'omuzannyi w'omupiira.[1] Era yalabibwako emirundi egiwera ku Ttiimu y'eggwanga Ugandan, omwali ne n'empaka ez'okusunsulamu mu kikopoky'ensi yonna ekya 2006.[2]
Mu 2009, yafuuka akulira abatendesi mu pulogulaamu y'abasajja ey'okusamba omupiira eya Virginia Intermont College, gy'eyasomera.[2] Oluvanyuma lwa Kolegi okuggalirawo ddala, yafuuka omutendesi omukulu owa ttiimu y'abasajja aba University of the Southwest okuva mu 2014 okutuusa mu 2019.[3] Mu 2019, yafuuka omutendesi omukulu owa Wayland Baptist University.[4]
Ebijuliziddwamu
kyusa- ↑ https://web.archive.org/web/20160105235158/http://www.charlotteeagles.com/home/325460.html
- ↑ 2.0 2.1 "Archive copy". Archived from the original on 2013-07-17. Retrieved 2022-12-11.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://web.archive.org/web/20160105092507/http://www.uswmustangs.com/coach/0/5.php
- ↑ https://wbuathletics.com/news/2019/4/25/-rv-mens-soccer-robert-ssejjemba-named-mens-soccer-coach.aspx?path=msoc
Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya
kyusa- Robert Ssejjemba mu liigi ya Major League Soccer
- Robert Ssejjemba ku Ttiimu z'eggwanga ez'omupiira.com
- Robert Ssejjemba ku Weyland Baptist Athletics