Rose Rwakasisi (yazaalibwa mu 1945) Munnayuganda, muwandiisi,[1][2][3] musunsuzi, muwandiisi w'emboozi ennyimpi,[4] muyiiya w'engeri y'okusomesa era musomesa. Yali mumyuka w'akulira essomero lya Old Kampala Secondary school, Nakasero secondary school ne Kyamate Secondary School mu Ntungamo.[5] Ye Dayilekita w'essomero lya St. Luke secondary schools era nga musomesa w'essomo lya Biology.[6]

Obuto bwe n'emisomo gye kyusa

Rwakasisi yazalibwa mu Disitulikiti y'e Buhweju, Uganda.[5] Alina Diguli mu ssomo ly'ebimera n'ebisolo saako ne Dipulma eyennyongereza mu Busomesa. Yaweebwa satifikeeti ey'okasiimo okuva mu National Book Trust of Uganda olw'emirimu gye yakola okutumbula litulikya w'abaana.

Emirimu gye egy'afulumizibwa kyusa

Obutabo kyusa

Emboozi ennyimpi kyusa

  • "In God's palm", in  (2012). I Dare Say: African Women Share Their Stories of Hope and Survival. Lawrence Hill Books/Chicago. ISBN <bdi>978-1-56976-842-6</bdi>.
  • "Serina", in  (2011). Never Too Late. Femrite Publications. ISBN 9789970700233.
  • "Yesterday's heroes", in[7](2009). Talking Tales. Femrite Publications. ISBN 9789970700219.
  • "The leopardess", in  (2001). Words from a granary. Femrite Publications. ISBN 9789970700011.
  • "MwAna Mugimu nursing sister's child", in  Femrite Publications.

Ebitabo ebikozesebwa mu kusomesa kyusa

  •  

Laba na bino kyusa

 

Ebijuliziddwamu kyusa

Lua error: Invalid configuration file.