Saidi Kyeyune
Template:Infobox football biographySaidi Kyeyune (yazaalibwa nga 1 Omwezi ogusooka 1993) muzannyi wa mupiira owa Uganda azannya mu masekkati ga kisaawe azannyira Uganda Revenue Authority SC ne Ttiimu ya Uganda ey'omuzannyo gw'ebigere.[1]
Byakoze ku Ggwanga
kyusaMu mwezi ogusooka mu 2014, omutendesi w'eggwanga Milutin Sedrojevic,[2] yamuyita ku ttiimu y'eggwanga mu mpaka za 2014 mu Mpaka z'abazannyira ku Africa.[3][4][5] Ttiimu yakwata kya kusatu mu kibinja mu mpaka zino oluvannyuma lw'okukuba Burkina Faso, okulemagana ne Zimbabwe n'okusuula ku ggwanga lya Morocco.[6][7]
Ggoolo ku Ggwanga
kyusa- Ggoolo n'ebivaamu ku lukalala lwa Uganda.[8]
Nnamba | Ennaku z'omwezi | Ekifo | Gw'avuganya | Ggoolo | Bwe gwaggwa | Empaka |
---|---|---|---|---|---|---|
1. | Ogwokubiri 6, 2013 | Amahoro Stadium, Kigali, Rwanda | Rwanda | 1–0 | 2–2 | Gwamukwano |
2. | Ogusooka 22, 2021 | Stade de la Réunification, Douala, Cameroon | Togo | 1–1 | 1–2 | Za bazannyira ku Africa |
3. | Ogusooka 26, 2021 | Morocco | 2–4 | 2–5 |
Ebijuliziddwa
kyusa- ↑ https://web.archive.org/web/20140222144719/http://www.mtnfootball.com/africa/african-tournaments/chan/team-profiles/2014/uganda.html
- ↑ http://mobile.ghanaweb.com/GhanaHomePage/soccer/Ghana-missed-Andre-Ayew-and-Kwadwo-Asamoah-in-Uganda-draw-Micho-475759
- ↑ https://archive.today/20140211135431/http://www.kawowo.com/index.php/football/16844/16844.html
- ↑ https://archive.today/20140211135431/http://www.kawowo.com/index.php/football/16844/16844.html
- ↑ https://archive.today/20140211135354/http://www.kawowo.com/index.php/football/16851/16851.html
- ↑ http://espnfc.com/blog/_/name/footballafrica/id/1365?cc=3888
- ↑ http://www.goal.com/en-za/match/125934/zimbabwe-vs-uganda/preview
- ↑ http://www.goal.com/en-za/match/125934/zimbabwe-vs-uganda/preview
- Saidi Kyeyune ku ttiimu y'eggwanga