Sam Gombya Munnayuganda, muyimbi,[1] muweereza w'aku ladiiyo[2] era omulwanirizi w'enkyukyuka mu bulamu obwa bulijjo.[3] Yetaba mu kakuyege w'okulwanyisa taaba.[4] Mufumbo eri muyimbi munne Sophie Gombya.[5][6]

Obuto bwe n'emisomo gye

kyusa

Sam Gombya yasomera ku Nabagereka Primary School n'oluvannyuma Seven Hills Secondary School.[5] Muweereza ku ladiiyo ya Dembe Fm mu Kampala.[2]

Emirimu gye egy'kuyimba

kyusa

Sam Gombya ayimba mu ddoboozi lya bass. Amanyikiddwa ennyo ku lw'oluyimba lwe olwa "Sebo Muko", lwe yayimba ne mukyalawe. Alina alubaamu mukaaga z'eyayimba ne mukyalawe.[5]

Ennyimba z'eyayimba

kyusa

Ennyimba

kyusa
  • Sebo Muko
  • Lujja Lumu

Alubaamu z'eyayimba ne Sophie Gombya

kyusa
  • Nkwesize Mu Bbuba

Ebijuliziddwamu

kyusa
  1. "Archive copy". Archived from the original on 2016-03-03. Retrieved 2022-12-08.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  2. 2.0 2.1 http://www.monitor.co.ug/News/National/Dembe-FM-unveils-new-presenters/-/688334/2289476/-/13p9jt6/-/index.html
  3. http://www.newvision.co.ug/news/661745-artists-join-hands-to-fight-tobacco-use-among-minors.html
  4. "Archive copy". Archived from the original on 2015-01-07. Retrieved 2022-12-08.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  5. 5.0 5.1 5.2 "Archive copy". Archived from the original on 2022-11-26. Retrieved 2022-12-08.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  6. "Archive copy". Archived from the original on 2018-10-02. Retrieved 2022-12-08.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya

kyusa