Samuel Sserunkuuma
Samuel Sserunkuuma (ng'amanyikiddwa nga Samuel Serunkuuma), Munnayuganda Akwasaganya emirmu gya Gavumenti, ng'aweereza nga Amyuka Dayilekita ow'okuntikko ow'ekitongole ekivunanyizibwa ku kibuga ky'eGgwanga ekikulu ekya Kampala Capital City Authority, okuva mu 2017, oluvanyuma lw'okulekulira kw'eyali Omumyuka wa Dayilekita ow'okuntikko, Dr. Judith Tukahirwa Tumusiime, mu 2016.[1][2]
Obuto bwe
kyusaMu kaseera keyalondebwamu okutuuka mu kifo ky'alimu, Sserunkuuma ye yali Dayilekita w'okuwooza omusolo mu KCCA.[3] Mu Gwokutaano 2018, obuvunanyizibwa obwo yabukwasa Fred Andema, eyali omumyuka we mu kuwooza emisolo mu KCCA.
Ng'aweereza nga Omumyuka wa Dayilekita ow'okuntikko owa KCCA
kyusaMu buvunanyizibwa obw'ali bumuweereddwa, yali amyuka Jennifer Musisi, Dayilekita ow'okuntikko eyasooka owa KCCA, eyalekulira nga 15 Ogwekkuminebiri 2018.[4] Oluvanyuma lw'okulondebwa kwa Andrew Kitaka okudda mu bigere bya Musisi, mu buvunanyizibwa owo, Sserunkuuma yeyongerayo n'okumyuka Kitaka, albeit.[5]
Ebijuliziddwamu
kyusa- ↑ http://www.monitor.co.ug/News/National/Musisi-s-deputy-resigns-cites-political-interference-KCCA/688334-3435988-8q455u/index.html
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2019-04-05. Retrieved 2024-05-24.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://observer.ug/viewpoint/52718-kanyeihamba-rushed-to-misrepresent-kcca-staff.html
- ↑ https://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1491260/musisi-hands-kcca-office
- ↑ https://www.monitor.co.ug/News/National/Kamya-Kitaka-KCCA-executive-director-Musisi-Museveni/688334-4900666-6wj4raz/index.html
Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya
kyusaOlukangagga lw'ebifo bye yafuna
kyusaTemplate:S-start Template:S-mil Template:S-bef Template:S-ttl Template:S-aft Template:S-end