Sandra Katushabe Munnayuganda-Omubelgian era omulwanirizi w'eddembe nga kati ye ambassador w'ekwolabula bya Uganda mu Belgium.[1][2][3] Katushabe yasoma O'level ye ku Immaculate Heart Secondary School ne A'level ku Highway College, Makerere.[1] Alina dipulooma mu nimi okusinga mu lu Falansa (French) n'Oludaaki (Dutch). Alina dipulooma mu misomo gy'obuwandiisi (Secretarial studies).

Katushabe agambibwa okwogera bulungi enyo olulimi oludaakii (Dutch), Olungereza n'Olufalansa. Katushabe yayanirizibwa Minisita w'ebyobulambuzi mu gwanga lye Ghana, Godfrey Kiwanda, eyamuwa bendela yensi ye n'ebiwandiiko ebyenjawulo, omwali vidiyo n'ebitabo ebiwandikwa ku Uganda.[4][1]

Ebijuliziddwa

kyusa