Sarah Aguti Nyangkori
Sarah Aguti Nyangkori Munnayuganda akwasaganya abantu n'embeera zaabwe era mubazi w'amateeka. Mubaka omukyala MP mu Paalamenti ya Uganda ey'ekkuminemu ng'akiikirira Disitulikiti y'e Dokolo nga alina akakwate ku kibiina ky'ebyobufuzi ekya Uganda People's Congress.[1][2][3]
Emisomo gye
kyusaSarah yatikkirwa ku Uganda Christian University Diguli mu social works and social administration.[4]
Emiriu gye mu by'obufuzi
kyusaMu 2021, Aguti yesimbawo ku kifo ky'omubaka omukyala akiikirira Disitulikit y'e Dokolo wabula nawangulwa Cecilia Ogwal eyafuna obululu 32,223 okusinzira ku ye nga yafuna obululu 10,460.[5][6]
Aguti yalangirirwa ng'omukwasi wa bbendera y'ekibiina kyebyobufuzi ekya UPC nga 19 Ogwokubiri 2024 mu lukungaana lw'ekibiina ku mutendera gwa Disitulikiti olwali ku kiggo kye Ekeleziya ya Dokolo, oluvanyuma lw'abamu ku ba mmemba ababiri okulekullira ekibiina olw'ebigendererwa by'abwe.[7][8] nga 11 Ogwokusatu 2024, yasembezebwa ku mwanjo ab'ekibiina kya UPC okwesimbawo mu kalulu akategekebwa okujjuza ekifo ky'omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti y'e Dokolo.[7][9][10]
Aguti yawangula akalulu k'okujjuza ekifo ky'omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti y'e Dokolo okwaliwo nga 21 Ogwokusatu 2024 nga yawnagula n'obululu 23,044,[11][12][13] oluvanyuma lw'ekifo okubeera ekikalu olw'okufa kw'omugenzi Cecilia Ogwal nga 18 Ogusooka 2024.[14][15]
Laba na bino
kyusaEbijuliziddwamu
kyusa- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2024-03-22. Retrieved 2024-04-06.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/upc-s-aguti-declared-winner-of-dokolo-mp-by-election-4564806
- ↑ https://www.newvision.co.ug/articledetails/NV_184299
- ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/dokolo-picks-cecilia-ogwal-s-successor--4563914
- ↑ https://www.msn.com/
- ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/family-fronts-daughter-to-replace-ogwal-as-mp-4509284
- ↑ 7.0 7.1 https://nilepost.co.ug/news/191200/upc-taps-sarah-aguti-nyangkori-for-dokolo-woman-mp-race
- ↑ https://www.newvision.co.ug/category/politics/dokolo-byelection-upc-fronts-nyangkori-as-fla-NV_181662
- ↑ https://thenilewires.com/electoral-commission-nominates-upcs-sarah-aguti-nyangkori-for-dokolo-woman-mp-seat/
- ↑ https://thecapitaltimes.co.ug/2024/02/21/upc-officially-unveils-flag-bearer-sarah-aguti-for-dokolo-by-elections/
- ↑ https://www.pmldaily.com/news/2024/03/breaking-upcs-sarah-aguti-wins-dokolo-by-election.html
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2024-04-03. Retrieved 2024-04-06.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://www.newvision.co.ug/articledetails/NV_183295
- ↑ https://parrotsug.com/long-procession-as-sarah-aguti-nyangkori-is-duly-nominated-for-dokolo-woman-mp-seat/
- ↑ https://www.newvision.co.ug/category/news/dokolo-by-election-nrm-picks-adongo-as-flag-b-NV_181456