Sarah Nabukalu Kiyimba musuubuzi era nannyini wooteri mu Uganda. Mu 2012, olupapula lw'amawulire olwaa New Vision lwamwogerako ng'omu ku bantu ba naggaga mu Uganda.

Bizineesi n'okusiga ensimbi kyusa

Ebimu ku bintu by'alina mwe muli wooteeri ya Brovad n'ekizimbe okutuula ofiisi z'ettabi erya DFCU Bank, nga byombi ebiri mu kibuga Masaka., ku kilomita nga 133 (83mailo ), ku luguudo, mu bukiikaddyo bwa bugwanjuba bw'ekibuga ekikulu ekya Uganda, Kampala.

Laba era kyusa

Ebyawandiikibwa kyusa