Sauda Kauma
Sauda Kauma munabyabufuzi Omunayuganda era omubaka akiikirira Disitulikiti ye Iganga mu Paalamenti ya Uganda eyekumineemu.[1][2][3][4][5] Alina akakwate ku kibiina kyebyobufuzi ekya National Resistance Movement[3][6][2][7]
Emirimu gye egy'obyobufuzi
kyusaSauda atuula ku kakiiko akakola ku biragiro, eddembe n'empisa mu Paalamenti ya Uganda eyekumineemu[8] nga kano kakubirizibwa Hon. Abdu Katuntu.
Emirimu emirala
kyusaSauda yawa abasawo n'abajanajaba abantu ebikozesebwa nga kuno kweyateeka n'ebicupa bya gaasi we bakozesa mu kusa, mu Disitulikiti ye Iganda, wetwali mu kaseera kokulwanyisa ekirwadde kya COVID-19 mu 2021.[4] Yasaba ne gavumenti ya Uganda okukyusa eddwaliro lya Iganga eryalimu omujuzo gw'abantu, balifuule gyebalina okusindika singa obulwadde bubeera busajuse.[5]
Sauda abadde ayogerayo nnyo ku butabanguko mu maka nadala mu Disitulikiti y'e Iganga.[2] Yasaba ne pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okubazimbira ekolero ly'ebikajjo mu Disitulikiti ye Iganga okuyamba abantu mu bitundu bya Busoga, ng'era pulezidenti yandibadde abatandikirako enkola y'enfunda okuyamaba abalimi abalina looni okuva u baanka okutuukana n'emiwendo gyebikajjo egyali gitandise okugwa.[7][9]
Laba ne bino
kyusaEbijuliziddwaamu
kyusa- ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/big-winners-losers-in-nrm-primaries-1933360
- ↑ 2.0 2.1 2.2 https://www.newvision.co.ug/articledetails/108082123
- ↑ 3.0 3.1 "Archive copy". Archived from the original on 2021-06-13. Retrieved 2024-03-28.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ 4.0 4.1 http://pressug.com/health-workers-in-iganga-concerned-over-shortage-of-ppes-increasing-number-of-covid-19-patients
- ↑ 5.0 5.1 https://www.watchdoguganda.com/news/20220317/132200/health-ministry-launches-sanitation-week.html
- ↑ https://ugandaradionetwork.net/a/file.php?fileId=242521
- ↑ 7.0 7.1 https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/museveni-pledges-to-bail-out-busoga-sugarcane-farmers-3218664
- ↑ https://parliamentwatch.ug/committees/committee-on-rules-privileges-and-discipline/
- ↑ https://allafrica.com/stories/202012040768.html