Sophie Alal
Sophie Alal munayuganda Omuwandiisi, munnamateeka, mutontomi, munnamawulire era omwekenneenya w'eby'obuwangwa .[1] Afulumya ebitabo ku Deyu African, ekitongole ekikola ku by'obuwangwa.[2] Yawangula ekirabo kya Beverley Nambozo Poetry Award mu 2010 olw'omuzannyo gwe Making Modern Love.[3] Emboozi ze enyimpi zafulumizibwa mu Kalahari Review, Lawino Magazine, AfricanColours ne START journal.[4] Abadde akola ng'omuwandiisi w'olupapula lw'amawulire oluyitibwa The EastAfrican, African Colours magazine ne Global Press Institute.[5] Alina diguli esooka mu by'amateeka okuva mu Makerere University.[6]
Ebitabo ebifulumiziddwa
kyusaEmboozi enyimpi
kyusa- "Here are the Children" in James Woodhouse, ed. (2017). Moonscapes: engero entonotono n'ebitontome. Africa Writers Trust. ISBN <bdi>978-9970-28-001-8</bdi>.
- "Making Modern Love" mu , ed. (2014). A Thousand Voices Rising: Olukalala lw'ebitontome bya Afirika eby'omu kiseera kino. Ekitongole kya BN Poetry Foundation. ISBN <bdi>978-9970-9234-0-3</bdi>.
- "Okuteekawo"
- "Okunywa"
Ebitontome
kyusaEbyawandiikibwa
kyusa- ↑ "Sophie Alal" observer.ug. Retrieved August 10, 2018.
- ↑ "Alternative media giving space to diverse voices" acme-ug.org. Retrieved August 10, 2018.]
- ↑ "BOOKS THEY READ: Sophie Brenda Alal" monitor.co.ug. Retrieved August 10, 2018.
- ↑ "Sophie Alal" mediadiversified.org. Retrieved October 31, 2016.
- ↑ "Sophie Alal" maishafilmlab.org. Retrieved August 10, 2018.]
- ↑ "Q& A: “It’s just not enough to be a lawyer” – Sophie Alal on law and literature " africainwords.com. Retrieved August 31, 2016