Sophie Gombya Munnayuganda omuyimbi [1] omulwanirizi w'eddembe ly'abantu.[2][3] Yafumbirwa muyimbi munne Sam Gombya.[4][5]

Obuto bwe wamu n'okusoma

kyusa

Sophie yasomera ku Nakivubo Blue Primary School nadda ku Kawempe Muslim oluvannyuma Kibibi Senior Secondary School.[4]

Okuyimba

kyusa

Sophie Gomba ayimbisa eddoboozi lya soprano era ayimba n'omwami we Sam Gombya. Ayimbye ennyimba ezaakwatayo okuli "Spare tyre"olukwata ku mukyala omulala bwebavuganya ku musajja omu. Lwawandiikibwa mwami we Sam. Bonna awamu balina entambi mukaaga.[4]

Omugatte gw'ennyimba

kyusa

Ennyimba

kyusa
  • Nkwesize
  • Gyangu gyendi
  • Lugya Lumu
  • Spare tyre
  • Sosotola
  • Salawo
  • Ngugumuka ekiro
  • Ssebo Muko
  • Mwenyumirizamu

Entambi ne Sam Gombya

kyusa
  • Nkwesize Mu Bbuba

Ebijuliziddwamu

kyusa
  1. "Archive copy". Archived from the original on 2016-03-03. Retrieved 2022-11-26.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  2. "Archive copy". Archived from the original on 2016-03-03. Retrieved 2022-11-26.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  3. http://www.newvision.co.ug/news/661745-artists-join-hands-to-fight-tobacco-use-among-minors.html
  4. 4.0 4.1 4.2 "Archive copy". Archived from the original on 2022-11-26. Retrieved 2022-11-26.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  5. "Archive copy". Archived from the original on 2022-11-26. Retrieved 2022-11-26.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
kyusa