Spencer Nakacwa yazaalibwa mu 1998 oba 1999. Munayuganda omuzannyi w'omupiira azannya ng'omuteebi owa FUFA Women Super League kilaabu eya Lady Doves FC ne Uganda women's national team.

Emirimu gye egya Kilaabu kyusa

Nakacwa abadde yazannyira Lady Doves mu Uganda.

Emirimu gy'ensi yonna kyusa

Nakacwa yazannyira Uganda ku mutendera ogusinga obunene mu 2021 COSAFA Women's Championship.

Ebyawandiikibwa kyusa


Enkolagana ez'ebweru kyusa

  • Spencer Nakacwa on Facebook