Ssemaduuka za Quality muyungano gwa zi ssemaduuka mu Uganda.

supermarket

Ekifo

kyusa

Ekitebe ekikulu kya ssemaduuka za Quality kisangibwa ku Martin Road, Kamapala mukadde, mu Kampala wakati, mu ntabiro ya bizinensi. Ekitebe kya ssemaduuka eri mu 0°19'00.0"N, 32°34'12.0"E (Latitude:0.316667; Longitude:32.570000).[1]

Endabika

kyusa

Omuyungano gwa ssemaduuka guddukanya ssemaduuka nnya mu Uganda, esangibwa mu Kampala, ekibuga ekikula ekya Kampala. Uganda y'ensi eyookusatu mu zisinga ebyenfuna mu mukago gwa East Africa. Ssemaduuka za Quality ye ssemaduuka esinga obunene eziddukanyizibwa wano mu ggwanga. Yatandikibwawo mu 1980, eddukanyizibwa famire era eddukanyizibwa famire eyatandikawo omuyungano guno.[2]

Amatabi

kyusa

Okuva mu gwomunaana gwa 2014, ssemaduuka ekyalina amatabi gano:

Obwannannyini

kyusa

Ssemaduuka za Quality kampuni z'obwannannyini mu Uganda. Okuva mu gwomunaana gwa 2014 okutuuka leero, ebikwata ku migabo mu kampuni tebimanyiddwa kiwanvu.

Laba ne

kyusa

Template:Columns-listKampala

Shoprite

Nakumatt

Tuskys

Uchumi

Capital Shoppers

Uganda Economy

Uganda Supermarkets

Ebijuliziddwa

kyusa
  1. https://en.wikipedia.org/wiki/Kampala_Hill
  2. UOWD, . (12 January 2012). "Top Ten Supermarkets In Kampala". Uganda Radio Network (URN). Archived from the original on 12 August 2014. Retrieved 12 August 2014.{{cite web}}: CS1 maint: numeric names: authors list (link)