St. Mary's Stadium-Kitende
W'esangibwa | Entebbe, mu masekkati ga Uganda |
---|---|
Kodinentisi | 0°11′55″N 32°31′54″E / 0.1986°N 32.5318°ECoordinates: 0°11′55″N 32°31′54″E / 0.1986°N 32.5318°E |
Nnannyini yo | Vipers SC |
Omuwendo gw'abantu b'ekituuza | 15,000 |
Enkola y'akyo | Omuddo omuzungu |
Okuzibibwa kw'akyo | |
Omwaka gwe ky'azimbibwamu | 2017 |
Omwaka gw'ekyaggulwawo | 2017 |
Omwaka gw'ekyagaziyizibwa | 2020 |
Abakipangisa | |
Vipers SC | |
Omukutu gw'abwe ogwa Webusayiti | |
viperssc.co.ug |
Ekisaawe kya St. Mary Kitende kisaawe kya Uganda eky'ebyemizannyo ekya ttiimu ya Sports Club Vipers SC, Ttiimu y'ababinywera eya Uganda eri ku ntikko mu liigi ya Uganda Premier League.[1] Etuuza omuwendo gw'abantu 15,000 nga kirina n'ebifo by'abakungu ebisoba mu 1,000. Nga 3 Ogwokusatu 2017, Akakiiko akakwasaganya omuzannyo gw'omupiira mu Afrika aka, CAF, bakkiriza ekisaawe ekipya eky'ali kizimbiddwa ekya St Mary's okuteekateeka emizannyo gy'omupiira.[2] Ekisaawe kya St. Mary's g'emaka ga SC Vipers, ekisangibwa e Kitende ku luguudo lw'e Entebbe nga ky'azimbibwa eyali omukulembeze wa FUFA , Lawrence Mulindwa.
Ekisaawe kino kitwalibwa ng'ekimu ku bisaawe ebitukaganye n'omutindo mu Buvanjuba bwa Afrika. Ky'ekisaawe ky'omuddo omukolerere eky'asooka okuzimbibwa mu Uganda ne mu East Africa. Kikwata kya kubiri mu bisaawe ebinene okuva ku kisaawe ky'eggwanga ekikulu ekya Mandela National Stadium.[3]
Ebisaawe ebirala mu Uganda
kyusa- Mandela National Stadium
- Kakyeka Stadium
- Nakivubo Stadium
- Buhinga Stadium
- Mutesa i Stadium
Ebijuliziddwamu
kyusa- ↑ https://kawowo.com/2020/06/27/sports-infrastructure-vipers-sc-further-beautifies-the-st-marys-stadium-kitende/
- ↑ https://www.goal.com/en-ug/news/vipers-scs-st-marys-stadium-expanded-ahead-of-champions/1jc7a4imbcte71v7sfp6r8f63l
- ↑ https://www.newvision.co.ug/news/1442616/vipers-st-marys-stadium-complete-feb-2017