Susan Jolly Abeja

Susan Jolly Abeja Munnayuganda, munnabyabufuzi era mmemba wa Palamenti.

Yalondebwa mu ofiisi nga omubaka omukyala okukiikirira Disitulikitti y' Otuke mu kulonda kwa bonna okwa 2021.[1][2][3]

Mmemba wa Palamenti ey'esimbawo ku lulwe.[4] Susan yali omu ku ba babaka ba Paalamenti 132 abalayizibwa mu ttaamu ey'emyaka ettaano okukiikirira constituencies ez'enjawulo ezibunye mu gwanga, mu Paalamenti ey'ekumineemu nga 17 Ogwokuttaano, 2021.[5][6]

Laba na bino

kyusa

Ebijuliziddwa

kyusa
  1. https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/10-incumbents-in-lango-kicked-out-of-parliament-3260664
  2. https://www.ec.or.ug/2021-general-elections
  3. https://www.ec.or.ug/sites/Elec_results/2011_Woman_MP.pdf
  4. https://trumpetnews.co.ug/list-who-was-elected-mp-in-uganda/
  5. https://www.newvision.co.ug/articledetails/102557
  6. "Archive copy". Archived from the original on 2022-01-05. Retrieved 2024-04-15.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)

Ebijuliziddwa wa bweru wa wikipediya

kyusa