Thereza Piloya
Thereza Piloya-Were (amanyikidwa nga Thereza Piloya ne Terry Piloya) Munnayuganda omusawo w'abaana asinga okukola ennyo ku ndwadde za endocrinology ne HIV/AIDS. Musoma omukulu ku Yunivasitte ye Makerere mu Dipaatimenti y'abaana n'ebyobulamu bwa baana of Paediatrics and Child Health.
Ebimukwatako
kyusaThereza Piloya yasomesezebwa ku Yunivasitte ye Makerere, eyo jye yafunila diguli ye muby'obusawo n'Essomakirongoosabirwadde, nga tanafuna diguli ye ey'obukugu mu madagala mu batto mu mwaka gwa 2010.[1] Yatandika okukola mu Dipaatimenti y'abaana mu Yunivasitte ye Makerere ey'abaana n'obulamu bwa baana, eyo jyeyakolela nga omusomesa era nga paediatric endocrinologist, era akulembedde Dipaatimenti za Paediatric Endocrinology & Diabetes Unit ne Pulogulaamu ya undergraduate.[2] Yaliko omusomesa ayamabako mu dipaatimenti nga tanalinyisibwa ku ddala ly'omusomesa omukulu okumala ekiseera nga 2021 awedeko.[2][1] Yali omu ku bakozi bomu ddwaliro lye Mulago National Specialised Hospital's Paediatric Endocrinology Clinic lwe baalitandikawo mu mwaka gwa 2013.[3]
Nga omusomi, yakuguka mu ndwadde za endocrinology mu baana ne mu kawuka ka mukenenya mu baana (HIV/AIDS).[1] Yakolako ngaa John E. Fogarty International Center Global Health Fellow, ne puloojekitti ye ey'ebyokunoonyereza ku nkwatagana eri wakati w'ekilwadde ekileetebwa nga vitamiini D mutono nnyo mumubiri n'ekileadde kya mukenenya mu baana abato; abasomesa be baali Sarah Cusick, Richard Idro, ne Sabrina Kitaka.[4] Mu bintu bye byeyafuna mulimu okudabiliz, omwaali n'okugaba emisomo ku by'obujanjabi.[3] Mu Gwomunaana 2021, Piloya yagamba Nile Post ku namba eye'yongedde mubaana abavubuka ekyajja mu kusibilwa ewaka(lockdown) eky'aletebwa ekilwadde kyaCOVID-19 pandemic mu Uganda era n'alagila obujanjabi okuteekebwawo ku lw'abaana abavuvuka.[5]
Mmemba wa Uganda National Academy of Sciences.
Ebijuliziddwa
kyusa- ↑ 1.0 1.1 1.2 https://www2.worldhealthsummit.org/fileadmin/user_upload/5_Regional_Meetings/2021_Kampala/WHS_Abstract_Book_Uganda.pdf Cite error: Invalid
<ref>
tag; name "worldhealthsummit" defined multiple times with different content - ↑ 2.0 2.1 https://som.mak.ac.ug/our_team/thereza-piloya-were-mmed/
- ↑ 3.0 3.1 https://unas.org.ug/unas-fellows/
- ↑ https://fogartyfellows.org/thereza-piloya/
- ↑ https://nilepost.co.ug/2021/08/20/when-your-four-year-old-daughter-gets-her-first-periods