Timothy Dennis Awany yazaalibwa ng'enaku z'omwezi 6 mu mwezi ogwomunaana mu mwaka gwa 1996, nga munayuganda azannya omupiira gwe ogw'esiimbi mu kiraabu ya F.C. Ashdod ne ttiimu ya Uganda ey'eggwanga ng'omuzibizi

Kiraabu z'azannyiddemu

kyusa

Awany azannyira kiraabu y'ekityongole kya gavumenti ekivinaanyizibwa ku by'emirimu gy'omu kibuga kya Kampala gyebayita Kampala Capital City Authority.[1]

Mu mwezo ogw'omusanvu mu mwaka gwa 2019, yeegaata ku ttiimu esinganibwa mu liigi y'e Yisirayiri eyababinywera gyebayita F.C. Ashdod.[2]

Ng'ali ku ttiimu y'eggwanga

kyusa

Awany yazannya omupiira gwe ogwali gusooka ku ttiimu ya Uganda ey'eggwanga mu mwaka gwa 2016,[1] nga yateekebwa ne ku ttiimu eyali egenda okuzannya empaka z'ekikopo ekyetabwamu amawanga g'okusemazinga w'okulukalo lwa Afrika ez'omwaka gwa 2017.[3]

Ebibalo bye nga bw'azze akola

kyusa

Template:Updated[1]

Emipiira ne ggoolo zaatebedde ttiimu y'eggwanga wamu n'omwaka
Ttiimu y'eggwanga Omwaka Emirundi gy'abazannyidde Ggoolo z'ateebye
Uganda 2016 3 0
2017 10 0
2018 6 0
2019 10 0
2020 2 0
2021 3 0
Omugate 34 0
  1. 1.0 1.1 1.2 Template:NFThttps://www.national-football-teams.com/player/61928.html
  2. {{cite web}}: Empty citation (help)https://www.national-football-teams.com/player/61928.html
  3. {{cite web}}: Empty citation (help)http://www.fufa.co.ug/total-africa-cup-nations-2017-uganda-cranes-23-man-squad-gabon-named/