Tony Mawejje

Musambi wa mupiira mu Uganda

Tony Mawejje
Tony Mawejje

Anthony Mawejje Jr. (eyazaalibwa nga 15 Ogwekkumineebiri 1986) munnayuganda omuzannyi bw'omupiira gw'ebieger eyazannyanga ng'omukubi w'amakkati ku ttiimu ya Police FC mu Uganda Premier League.

Omupiira gw'ensimbi

kyusa

Mawejje gye buvuddeko yassa omukono ku ndagaano ne ttiimu y'e Norway eyitibwa Haugesund nga sizoni ya 2014 egenda kutandika. Mu Gwomusanvu 2014, oluvannyuma lw'okuzannyira Haugesund emirundi esatu gyokka, Mawejje yagenda mu Valur ku bweyazike. Nga 27 Ogwolubereberye 2015, Mawejje yali talina ttiimu gy'azannyira.

Tirana

kyusa

Mu Gwomusanvu Mawejje yeegatta ku Tirana mu Albania era n'azannya omupiira gwe ogusooka nga 6 Ogwomwenda 2017 nga bawangula FK Kukësi alyoke azannye omupiira gwonna. Tony yateebera Tirana ggoolo ye esooka nga 16 Ogwomwenda 2017 nga battunka ne KS Iliria; Tirana yawangula 1-0

Ebibalo bye eby'omupiira

kyusa

Ttiimu

kyusa
Ttiimu Sizoni Liigi National Cup Ekikopo kya League Continental Omugatte
Empaka Emipiira Ggoolo Emipiira Ggoolo Emipiira Ggoolo Emipiira Ggoolo Emipiira Ggoolo
ÍBV Vestmannaeyjar 2009 Úrvalsdeild 21 2 2 1 0 0 - 23 3
2010 22 2 1 0 6 0 - 29 2
2011 21 1 4 0 5 0 2 0 32 1
2012 21 3 0 0 0 0 2 0 23 3
2013 21 2 2 0 0 0 4 0 21 2
Omugatte 106 10 9 1 11 0 8 0 134 11
Golden Arrows (bweyazike) 2011-12 Premier Soccer League 1 0 Ekifo kino 1 0
Haugesund 2014 Tippeligaen 0 0 2 0 - 1 0 3 0
Valur (bweyazike) 2014 Úrvalsdeild 11 1 0 0 0 0 Ekifo kino 11 1
Þróttur 2015 1. deild karla 10 0 0 0 0 0 - 10 0
2016 Úrvalsdeild 6 0 3 0 0 0 - 9 0
Omuwendo gwonna 16 0 3 0 0 0 - - 19 0
KF Tirana 2017-2018 Albanian First Division 7 1 3 0 0 0 1 0 11 1
Omugatte 7 1 3 0 0 0 1 0 11 1
Omugatte ogw'awamu 141 14 15 1 11 0 10 0 179 14

Ebibalo ku ttiimu y'eggwanga

kyusa
Uganda
Omwaka Emipiira Ggoolo
2003 2 0
2004 2 0
2005 3 0
2007 3 0
2008 1 0
2009 10 3
2010 8 1
2011 10 0
2012 5 0
2013 4 2
2014 9 1
2015 3 1
2016 4 0
Omugatte 65 8

Ebibalo bituufu okuva ku muzannyo ogwaliwo nga 4 Ogwomukaaga 2016

Ggoolo z'oku ttiimu y'eggwanga

kyusa
Ggoolo za Uganda ze zisooka.
No. Ennaku z'omwezi Enfo Omulabe Ebyavaamu Ekivuddemu Ekikopo
1. 1 Ogwolubereberye 2009 Ekisaawe ky'eggwanga, Kampala, Uganda  Rwanda 1-0 4-0 2008 CECAFA
2. 7 JOgwolubereberye 2009 Ekisaawe ky'eggwanga, Kampala, Uganda  Somalia 2-0 4-0 2008 CECAFA
3. 3-0
4. 12 Ogwekkumineebiri 2010 Ekisaawe ky'eggwanga, Dar es Salaam, Tanzania  Ethiopia 3-2 3-2 2010 CECAFA
5. 8 Ogwomukaaga 2013 Ekisaawe ky'eggwanga, Kampala, Uganda  Liberia 1-0 1-0 2014 FIFA World Cup qualification
6. 15 Ogwomukaaga 2013 Ekisaawe ky'eggwanga, Kampala, Uganda  Angola 2-1 2-1 2014 FIFA World Cup qualification
7. 6 Ogwomwenda 2014 Ekisaawe kya Baba Yara, Kumasi, Ghana  Ghana 1-1 1 1 2015 Africa Cup of Nations qualification
8. 5 Ogwomwenda 2015 Ekisaawe kya Said Mohamed Cheikh, Mitsamiouli, Comoros  Comoros 0-1 0-1 2017 Africa Cup of Nations qualification

Ebikopo

kyusa

Ttiimu

kyusa
Tirana
• Albanian Supercup: (1) 2017
• Albanian First Division : Omuwanguzi w'ekibinja B
• Albanian First Division : 2017-2018

Ebijuliziddwa

kyusa

Obulandira obulala

kyusa
• Profile ne KSÍ
• Profile at Sportic.is at the Wayback Machine (archived 2009-06-22)
• Akatambi ka vidiyo ku Vimeo
• Tony Mawejje ku Soccerway