OBULUNGI BW'ENTANGAWUZI kyusa

Entangawuzi kintu kilungi nnyo naye abasing bagimagidde kuginywela ku kyaayi Naye erina emigaso mingi nyo nadala bwetuuka mukujanjaba endwadde

EMIGASO kyusa

Entawuzi bwoba olumbiddwa olubutto nga lukuluma osobola okwaata entawuzi Notabikamu ebikoola by’omujajja nosekula oba nogaaya amazzi ago tegalaba kulubuto Oluluma Entangawuzi telaba ku kidukano naye bwoba oyagala ekukorele bulungi olina okujigaayabugaaya kuba amazzi gaayo gegasinga okukola obulungi so olina Jigaaya bugaaya okukola obulungi mumubili.

Mbadde Ssembalirwa Nicholas Mumbazzi Wikipedia Centre Tel 0752584874