emboga kirime kirungi nnyo era kiyamba okugonza n'okulongosa olubuto kyetanirwa nyo wano mu Uganda. Ebiseera ebisinga emboga zino zirimibwa mu bitundu ebirina embeera y'obudde enungi okugeza awali amazzi agamala wano mu Uganda zisinga kulimibwa e Kabale kubanga yo embeera y'obudde yayo nyonyogovu so nga ate wano mu buganda bwo zirima ebisera ebitali byankuba olina okuzibiikka olwo osobole okufunamu emboga esibye obulungi enyo era eyo eba ekuwa bulungi ensiimbi.

Emboga eyo no elibwa buli kitonde era nga esinga kuba namugaso nga mbisi so eri oyo agirya nga mbisi agifunamu nnyo