ENYAMBALA MU BUGANDA
kyusa
MuBuganda enyambala kintu kikulu nnyo ekiweesa omuntu yenna ekitiibwa era abantu bayambala n'ebaggumira. Abakyaala bambala Gomesi ate abaami nebambala amakanzu. ate ekyambalo ekimanyikiddwa ekirala lwe lubugo era nga kyekyambalo eky'obuwangwa ekitongole mu Buganda.