Uskiella
Uskiella, bimera eby'enjawulo ebikadde nga byasigalira munjazi mu myaka gya Devonia egyasooka, nga wayise emyaka obukadde 420 okutuusa 390 egiyise. Eneeyisa yabyo n'enkula biringa embazzi enyambule nga kuliko amatabi, nga gyeyawulamu, okufuuka ebutundu ebyambuka wagulu nga biwanvu, eby'eyawulamu nebiwanvuwa nebivaamu ebiyamba ekimera okufuna ebiriisa eby'enjawulo nga byamirundi ebiri.[1] Ebiyamba okuokuzaala ebirala, nga byeyawulamu mu ndabika.[2] Ebimera ebifuuka amannda nga biva mu Wales,[2] nga irabibwako mu Australia.[1]
Enkolagana wakati y'enkula y'ebimera sinambulukufu bulungi kubanga ebikwata kunkula yabyo esigala tetegerekeka. Mu 2004, akatabo ka Crane et al. kafulumya ekifanannyi ekyali kiraga ebimera byonna eby'okuttaka nga muno Uskiella kisinganibwa wansi nga bimera ebitalina nsigo (ebimera etilaina bimuli ng'ebibyefananyiriza).[3]Template:CladeHao ne Xue mu 2013 baateeka ku lukalala lw'ebimera eby'enjawulo nga ebimera ebitamala galabika labika.
Ebijuliziddwaamu
kyusa<ref>
tag with name "HaoXue13" defined in <references>
is not used in prior text.