Victoria Nakibuuka is a Ugandan omusawo w'abaana abawere abazaaliddwa nga tebanetuuka (neonatologist) era omusawo w'abato akolera ku Ddwaliro ly'eNsambya mu Kampala, Uganda. Yakulira dipaatimenti ya neonates mu Ddwaliro lye'Nsambya .[1] Era mmemba w'akakiiko ka national newborn steering committee and national maternal and perinatal review committee. Yatandikawo okubala enamba z'abaana abafa nga teba nazaalibwa n'abafa nga bakazaalibwa mu Ddwaliro lye Nsambya oluvanyuma eky'akolebwa mu nsi yonna era nebateekawo neonatal intensive care units ezaasooka mu Uganda.[2][3]

Victoria Nakibuuka
Nationality Ugandan
Citizenship Ugandan
Education Nakasero Primary School, Nabisunsa Girls High School, Mbarara University of Science and Technology, University of Cape Town
Occupation Doctor
Employer(s) Nsambya Hospital in Kampala, Uganda

Ebimukwatako n'emisomo kyusa

Nakibuuka yasomera pulayimale ye ku era n'oluvanyuma n'eyegatta ku Nabisunsa Girls High School okusoma siniya. Yegatta ku Mbarara University of Science and Technology eyo gy'eyasomera diguli ye muby'amadagala.[1] Yafuna masters ye mu neonatal care okuva mu University of Cape Town, South Africa.[1]

Emirimu kyusa

Nakibuuka yakomawo e Uganda era n'akola wamu ne administration ye ddwaliro lye'Nsambya okuza bujja ebizimbe bya neonatal eyo jyeyasaba administration ye ddwaliro okugula ebikozesebwa ebirala n'okwongera ku basawo abalala mu neonatal unit ekyakendeeza ku nfa y'abaana abato abali wansi w'emyaka 5 okuva kumi ku buli kikumu paka ku bitundu bina ku kikumi okusinzira ku bibalo byaabwe.[4] Yegatta ku basawo abalala era ne batandikawo ekozesa yamata g'omu beera mu baana abazaaliddwa nga tebaneetuuka, abaalina kilo eziri wansi wa kilo emu n'ekitundu (1.5kg).[1]

Eby'okunoonyereza kyusa

Mu mwaka gwa 2018, Nakibuuka Mamuda Aminu, Nynke van den Broek, Pius Okong, Juan Emmanuel Dewez and Romano Byaruhanga yalina omusomo ogwatumibwa Prospective study to Explore changes in quality of care and perinatal outcomes after implementation of perinatal death audit in Uganda era ekiwandiko kino ky'afulumizibwa mu Gwomusanvu 2020.[5]

Mu 2019, Nakibuuka n'abawandiisi abalala b'afulumya ekiwandiiko ekirala eky'atumibwa named Facility readiness in low and middle-income countries to address care of high risk/ small and sick newborns.[6]

Ebijuliziddwa kyusa

  1. 1.0 1.1 1.2 1.3 https://www.monitor.co.ug/uganda/magazines/full-woman/incredible-women-in-science-1860738
  2. http://www.safemothersandnewborns.org/participant/-/asset_publisher/pCNeMaUEIrqI/content/christine-nalwadda
  3. https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/uganda-to-launch-breast-milk-bank-next-week--3620366?view=htmlamp
  4. "Archive copy". Archived from the original on 2021-12-04. Retrieved 2024-04-09.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  5. https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC7348647
  6. (10). {{cite journal}}: Cite journal requires |journal= (help); Missing or empty |title= (help)