Violah Nambi
Violah Nambi (yazaalibwa nga 14 Ogwomusanvu 1995) Munnayuganda omusambi w'omupila azanya nga winger oba striker wa Pomigliano CF.
Obulamu obusooka
kyusaNambi yasomera ku somero lya St. Mary's Kitende mu Uganda.
Emirimu jya Kilaabu
kyusaNambi yazanyila Swedish side Växjö DFF, eyo jye bamwogelako nga ekilwanisa kya Växjö's ekisinga okusala'' ("Växjö's sharpest weapon") era "nafuuka ekinyiizo ku nkomerero ya sizooni y'omwaka gwa 2019''.[1][2] She suffered an injury while playing for the club.[3]
Nga ebyo biwedde, Nambi yazanyira team ya Austrian side FC Dornbirn 1913, eyo jye baamwogerako nga "asuubilwa okukola ku by'okulinyisibwa ne goolo ez'enkyuukakyuuka".[4] Oluvanyuma yazanyila ttiimu ya Swedish side IFK Kalmar, ejyo gyeyatunuulibwa nga omu ku bazanyi ab'omuwendo omunene.[5]
Emirimu mu mawanga g'ebweru
kyusaNambi atunulidwa nga oyo alwana ennyo okuberawo ne bwe yayitibwa mu ttiimu ya Uganda women's national football team.[6]
Ebika by'emizannyo
kyusaNambi asinga kuzanya nga winger oba striker era nga amanyikidwa ku lw'obwangu bwe.[7]
Obulamu bwe
kyusaNambi abadde nga Mukulisitaayo.[8]
Ebijuliziddwa
kyusa- ↑ https://www.smp.se/sport/nambi-vaxjos-vassaste-vapen-fortjanar-chansen-85dfb834/
- ↑ https://www.minboll.se/article/avslojar-offensiva-sensationen-forlanger-med-vaxjo-dff/
- ↑ https://www.aftonbladet.se/sportbladet/fotboll/a/X8rxJE/violah-nambi-om-skrackskadan-jag-trodde-min-karriar-var-over
- ↑ https://www.vol.at/dornbirner-fusballdamen-rusten-sich-fur-den-titelkampf/7274821
- ↑ https://www.barometern.se/sport/nambi-blickar-framat-redo-for-stort-offensivt-ansvar-vet-att-mycket-hanger-pa-mig-01af39b3/
- ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/sports/soccer/nambi-kivumbi-open-crested-cranes-accounts-3864352
- ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)"Women In Sports: Meet Swedish Based Crested Cranes Star Nambi". the-sportsnation.com. 10 September 2019. - ↑ https://www.ilmattino.it/sport/calcio/pomigliano_roma_la_carica_di_violah_nambi-7676538.html