Winnie Nantongo
Winnie Nantongo (yazaalibwa nga 27 Ogwekumi 1998) munnayuganda omunnamawulire, omutontomi[1] n'omulwanirizi w'eddembe.[2][3][4] Emirimu gye mu kutontoma gimanyikidwa okuba "emimpi"nga girimu eb'omukwano, okukula, incorporating concepts of love, growth, eby'obuntu (identity), sexuality, okweralikirira n'okwenyika omutima.[5]
Obulamu obwasooka
kyusaYazzalibwa mu kibuga Kampala, Uganda, Nantongo yakulira mu Nansana, ekibuga ekisangibwa ku highway wakati wa Kampala ne Hoima. Yatandika okuwandiika ku myaaka munaana mu kibiina kye eky'omukaaga era anyonyode obuto bwe nga “omuwawala ow'ensonyi ennyo” eyabeera nga yekka.[6] Naye, endabika ye ku mikutu yatandika mu mwaka gwa 2012 ku Facebook.[7]
Emirimu gye
kyusaEmirimu gya Nantongo gyatandika mu luwumula lwa siniya ye ey'okuna nga omuwandiisi w'ebisanyusa nga tanakyuusa kudda mu kuwandiika ku by'enkulaakulana z'obuntu mu mwaka gwa.[8] Awereza nga omuteesiteesi w'ebintu ebyenjawulo ku mikutu ( digital content creator) n'omulanzi (influencer) wa brand eziwerako omuli MTN Uganda, aYo Uganda, Uganda Heart Institute, and Flip Africa, omuli n'endala ng'aziwa obuyambi ku mikutu n'okutandikwa obumanyirifu ku mikutu jya kampeyini ez'enjawulo,okulonkyinga ebintu n'ebikolwa ebirala.
Mu Gwokusattu 2021, Yefulumiza debut poetry collection ye eyitibwa, 'The Lover and Her Human',[9] nasooka okugyifulumiza ku mukutu gwa Amazon era n'oluvannyuma kumikutu emisaasaanyi emirala. Ebyadako byali prose ne poetry collection ye eyokubbiri eyitibwa ‘Dining with the Enemy' mu 2023.[10][11][12][13]
Nantongo yalondebwa okuwereza ku committee y'abawandiisi b'okumikutu abasinga mu Uganda, association egatta abawandiisi b'okumikutu abasingayo mu Gwomunaana 2021.
Mu Gwomusanvu 2022, yatandika emirimu gye ejy'amawulire nga omuweereza ku bya technology ku PC Tech Magazine era naweereza akaseela akatono ku Mazima News.
Bibliography
kyusaEbitabo
kyusaArticles
kyusa- "Backlash Prompts Twitter to Revise Ban of Links & Username Mentions to Other Social Platforms" December 19, 2022. PC Tech Magazine
- "“I’m Extremely Self-taught” — Interview with Next Media CMO, Danze J. Edwin" December 6, 2022. PC Tech Magazine
- "What Your Internet Service Provider Sees Once You’re Connected to a VPN" November 3, 2022. PC Tech Magazine
- "Interview with CEO and Founder of Malticard, Joshua Mulwana Muhumuza" October 11, 2022. PC Tech Magazine
- "Sylvia Mulinge: I am Ready to Build on My Predecessors’ Achievements" October 4, 2022. PC Tech Magazine
Ebijulizidwamu
kyusa- ↑ https://mbu.ug/2023/11/01/winnie-nantongo-instapoetry-social-media/
- ↑ https://thetowerpost.com/2024/01/04/winnie-nantongos-poetic-vision-advocating-for-mental-health-justice-and-human-dignity/
- ↑ https://www.independent.co.ug/poetry-for-mental-health-justice-and-dignity/
- ↑ https://satisfashionug.com/winnie-nantongo-is-assisting-young-people-unleash-their-greatness/
- ↑ https://mugibson.com/winnie-nantongo-dining-with-the-enemy-poetry-collection/
- ↑ https://mugibson.com/meet-winnie-nantongo/
- ↑ https://www.rxradio.ug/the-groove-with-crystal-podcast/episode/2a8b8e9a/crystal-talks-to-poet-winnie-nantongo/
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2023-11-01. Retrieved 2024-04-02.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://mugibson.com/winnie-nantongo-debuts-the-lover-and-her-human-poetry-publication/
- ↑ https://www.independent.co.ug/poetry-for-mental-health-justice-and-dignity/
- ↑ https://mugibson.com/winnie-nantongo-dining-with-the-enemy-poetry-collection/
- ↑ https://kampalaedgetimes.com/discovering-self-in-winnie-nantongos-dining-with-the-enemy/
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2023-11-01. Retrieved 2024-04-02.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link)
Ebijulizidwaamu wabweru wa Wikipediya
kyusa- Winnie Nantongo on Twitter
- Official website