Women At Work International

Ekitongole ekitadukanyizibwa gavumenti nga kisingaanibwa mu Kampala, Uganda ng'ebigendererwa byakyo si byakukola magoba

 

Women At Work International (WAWI) kitongole ekitakola magoba nga kisangibwa mu Kampala, Uganda kyatandikibwawo Halima Namakula. Okuva mu 2003 ekitongole kya Women At Work International kibadde kiyamba okutumbula abaana n'abakyala okusaba eddembe, ebbeetu okufuna obujjanjabi, eby'enjigiriza, eby'enfuna ne enneyisa ez'abulijjo.[1]

Ekitongole kya Women At Work International kiyambaabalenga akaboozi ak'ekikulu okuva ku ngundo nga babatendeka okufuuka abasomesa eri bavubuka bannabwe wamu ne WAWI, era n'ebamalaaya abasuulibwawo okubasomesa okukola emikuufu, amabaasa, emisubbaawa n'obukomo.[2]

Women At Work International ky'ekitongole ekyasooka okutegeka okutambula okusobola okufuna obuyambi okukomekereza ekirwadde ky'ekikulukuto mu Uganda.[1] Era bakwataganira wamu ne Dr. Sherry Thomas ne bategeka tiimu y'abasawo okuva mu US okuggya mu Uganda okuwa obujjanjabi ob'obwerere eri abalwadde b'ekikulukuto.[3]

Be bakolagana n'abo kyusa

Women At work International ekolagana ne USAID, PACE, UHMG Uganda Marketing Group, ACET Uganda, British Council (abanoonyereza ku ddiini y'obusiraamu mu Uganda), Most at Risk Person Network (MARPS), ne No End Entertainment.[4]

Ebijuliziddwamu kyusa

  1. 1.0 1.1 "Archive copy". Archived from the original on 2014-02-21. Retrieved 2023-05-26.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  2. http://www.newvision.co.ug/D/9/654/711481
  3. https://smotret11.ru/watch/SThxt8i4QFI/dr-sherry-thomas-and-wawi-on-cnn-headline-news.html
  4. "Archive copy". Archived from the original on 2014-02-21. Retrieved 2023-05-26.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)

5. https://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1429963/hundreds-participate-fistula-walk WAWI. 2016-4-16. Retrieved. 2018-6-1


6. https://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1478114/parents-urged-girls-schools-fistula WAWI. 2018-5-20. Retrieved. 4-6-2018Lua error: Invalid configuration file.