OBULIMI BW’EMIYEMBE MU UGANDA

Emiyembe kibala akiriibwa atenga kyetagibwa banamakolero Mu ggwanga ne wabweru walyo. Ekyo kitegeza nti akatale kagyo wekali Kasaava ate kangu nyo okufunika. Emiyembe myangu okulima nadala kumbera Y’obude ekyukakyuka mu Uganda kuba obutafananako Bimera birala, gyo tegikosebwa musana.

                                      KIKI EKYETAGIBWA NGA ONOSIMBA EMIYEMBE

1. Etakka,funa wa wonagisimba. 2. Manya bungi ki bwonasimba. 3. Nonya amagezi ku bulimi bw’emiyembe okuva mu bakuggu. 4. Ba mumalirivu ate olemereko. 5. Fuba nyo okukuma omutindo.

MBAZZI FARMERS ASSOCIATION.

OBULIMI BW’EMIYEMBE MU UGANDA kyusa

WALIWO EDDAGALA LYAKAWUKA AKALYA EBITOOKE ERA LISANGIBWA WA kyusa

WALIWO EDDAGALA LYAKAWUKA AKALYA EBITOOKE ERA LISANGIBWA WA Tewannaabawo ddaga lyakawuka kabitooke wankubadde waliwo eriri ku katale naye teritongozebwanga Gavumenti. Kyokka waliwo enkola eziyinza okukuyayamba okwewala akawuka kano gamba ngokutema noyokya ebitooke ebirwadde, okumenya ku bitooke empumumpu amangu okwawula obwambe amajambiya nenkumbi ebikola ku bitooke ebirwadde nebitali birwadde ne birala. KAKWANGA BENEBICT 0755444930 WIKIPEDIA CENTRE MBAZZI

OMUSUJJA GWEMBIZZI kyusa

OMUSUJJA GWEMBIZZI Omusujja guno gutambulira mumpewo. Okugwewala ebisolo byo tobita kutayaaya .Abayingira mu biyumba balina obutaba na kawuka kano kuba abamu bakaggya ku nnyama gye bagula ku midaala. Obulwadde tebulina ddagala era singa embizzi ekwatibwa ogyawula ku zitanakwatibwa.