Disitulikiti ya Busia eri mu buvanjuba bwa Uganda.

Busia District
District
District location in Uganda
District location in Uganda
CountryUganda
RegionEastern Region of Uganda
CapitalBusia
Obugazi
 • Land730.9 km2 (282.2 sq mi)
Abantu (2012 Estimate)
 • Total297,600
 • Ekibangirizi n'abantu407.2/km2 (1,055/sq mi)
SaawaEAT (UTC+3)
Websitewww.busia.go.ug
Aggrey Awori, notable people from Busia district.
Aggrey Awori,Abantu ab'enkizo okuva mu disitulikti ya Busia.
Denis Onyango, one of the notable people from Busia district.
Denis Onyango, Y'omu ku bantu abamanyifu abava mu disitulikiti y'eBusia

Wekisangibwa

kyusa

Busia egatta ensalo ne Disitulikiti ya Tororo mu mambuka, County ya Busia, Kenya mu bukiika ddyo, Disitulikiti ya Namayingo mu maserengeta, ne mu bugwanjuba bw'amaserengeta, ne Disitulikiti ya Bugiri mu bugwanjuba. Busia, Uganda, ewali ekitebe kya Disitulikiti eno, wali mu buwanvu bwa 35 km (22 mi) ng'oyise ku luguudo mu maserengeta ga Tororo, nga ky'ekibuga ekisinga obunene ekirinaanyewo.[1]

Obungi bw'abantu.

kyusa

Mu kubala kw'abantu bonna mu ggwanga okwa 1991, obungi bw'abantu mu disitulikiti bwateberezebwa okuba mu 163,600. Mu 2002, okubala kwabantu okwa bonna mu ggwanga kwatebereza obungi bw'abantu okuba mu bungi bwa 225,000. Mu 2012,mu masekkati g'omwaka, obungi bw'abantu bwali buteeberezebwa okuba mu bantu 297,600.[2]

Abantu abamanyifu.

kyusa

Abamu ku bantu abamanyifu okuva mu disitulikiti ya Busia be bano wammanga;

Ebyenkizo

kyusa

Bino wammanga by'ebyenkizo mu disitulikiti:

  • Omwalo gwa Majanji ku nnyanja Nnalubaale gumanyikiddwa lwa byennyanja, era nga ye emmere esinga okuliibwa mu disitulikiti eno.
  • Ekibira kya Busitema ekiri ku bugazi bwa 25 km2 (10 sq mi); Kiyawulwamu wakati oluguudo olukulu oluli wakati wa Uganda ne Kenya mu Busia.
  • Busitema University Eno Yunivaasite ya gavumenti era nga eri mu eno disitulikiti.

Laba ne bino.

kyusa

Ebijuliziddwa.

kyusa

Lua error: Invalid configuration file.