Jackie Senyonjo
Ja ckie Senyonjo
Obuzaale Jackie Senyonjo
Obutuuze Ugandan
Ekitongole God Is Alive/Mukama Mulamu
Om ubeezi Pastor Godfrey Senyonjo
Jackie Senyonjo mu kusooka Jackie Tumwebaze, mu Uganda Songwriter, muyimbi era mukulembeze w'abayimbi eyawangula PAM Awards Best Female Gospel Artist 2012, Olive Gospel Music awards for best video (Neetaaga Gwe) and best female artist.[1]
Ebyafaayo n'okusoma
kyusaJackie ye mwana ow'okubiri mu baana bana, yagenda mu Kibuli Secondary School era yakulira mu Entebbe, maama w'abaana basatu.[2] Mu kusooka yali Jackie Tumwebaze n'olwekyo yakyusa erinnya oluvannyuma lw'okufumbirwa Omusumba Godfrey Senyonjo omusumba omukulu owa Kansanga Miracle Center.
Omulimu
kyusaNga tannayingira Kansaga Miracle Center Choir, yali atandika dda okuyimba mu myaka gye egy'obuvubuka mu 1999 mu kibiina ky'ebyawandiikibwa.[3][4] Jackie, ne mikwano gye babiri baatandika ekibinja ekiyitibwa EXTERNOL ne bafulumya oluyimba oluyitibwa Gyogenda (Everywhere you go) era oluvannyuma lw'ekiseera, ekibinja kyayawukana era Jackie n'agenda yekka mu 2008.[5] Okutuusa kati afulumizza alubaam musanvu omuli Netaaga gwe, Gyogenda, Ndopera gwe,Mukama mulamu ne Nandibadewa,Okuba Omukazi ezimuleese amaaso ge ku mpapula ez'omu maaso.[4][6]
Ng'oggyeeko okuyimba, Jackie yatandikawo ekibiina ky'obuyambi ekiyitibwa God Is Alive /Mukama Mulama charity organization okuyamba abantu abatasobola kusasula byetaago.
Discography
kyusa:[7]
Okulondebwa kwe n'ebirabo
kyusa- 2017/18 VIGA Awards Nominee.[8]
- PAM Awards Best Female Gospel Artist 2012.
- Olive Gospel Music awards
Enkaayana
kyusaKigambibwa nti Jackie yagattululwa ne bba Omusumba Godfrey Senyonjo oluvannyuma lw'okugambibwa nti yafumbirwa omulala Jackie n'agenda e Canada.
Ebijuliziddwa
kyusa- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-03-16. Retrieved 2022-03-19.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://www.ugchristiannews.com/happy-birthday-jackie-senyonjo/
- ↑ https://www.ugchristiannews.com/happy-birthday-jackie-senyonjo/
- ↑ 4.0 4.1 "Archive copy". Archived from the original on 2021-08-01. Retrieved 2022-03-19.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://www.ugziki.co.ug/JackieSenyonjo/biography
- ↑ https://popnable.com/gospel-songs-uganda
- ↑ https://popnable.com/gospel-songs-uganda
- ↑ https://uggospellife.wordpress.com/2016/07/11/hit-awards-2016-the-unexpected-happened-winners-walked-away-with-accolades-full-list/
- ↑ https://uggospellife.wordpress.com/2016/07/11/hit-awards-2016-the-unexpected-happened-winners-walked-away-with-accolades-full-list/
- ↑ https://www.ugchristiannews.com/full-list-of-the-hit-awards-2016-winners/