Kyanamukaaka
KYANAMUKAAKA
kyusaKya ggombolola esangibwa mu Bukoto mu ssaza ly'e Masaka. ggombolola eno esalaggana ne gombolola Kirumba erisangibwa mu Ssaza lya Rakai. Era omugga Nabajjuzi gusibuka mu kyanamukaaka. omugga guno gwatongozebwa mu ensi yonna nga ramsar olw'enjobe n'ebinyonyi ebisangibwamu.
EMIRUKA
kyusaE ggombolola eno erimu emiruka ena era nga gye gino wammanga;[1]
AMASOMERO N'EDDWALIRO
kyusaAgamu ku masomero agasangibwa mu ggombolola eno ge gano;[2]
- Kkindu vocational primary and secondary school
- Molly and Paul kamuzinda primary and secondary school
- Corner stone kitiiti primary school
- St Charles Kyamula primary school
EDDWALIRO
kyusaKyanamukaaka healthy centre 111