Minisitule y’ensonga z’e Karamoja (Uganda)

Minisitule y'ensonga z'e Karamoja minisitule ya gavumenti ya Uganda ku mutendera gwa kabineti . Minisitule eno evunaanyizibwa ku kukwasaganya entekateka za gavumenti zonna mu disitulikiti ettaano ez'ekitundu ky'e Karamoja . [1]

John Byabagambi ye minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja. [2] [3] [4]

Ekifo weesangibwa

kyusa

Ekitebe kya minisitule eno kisangibwa ku Twin Towers, Sir Apollo Kaggwa Road, mumasekati ga Kampala, ekibuga ekikulu ekya Uganda era ekibuga ekisinga obunene. Endagiriro y'ekitebe kya minisitule eno eri 0°18'58.0"mu mamambuka, 32°35'11.0"mu buva njuba(bukiika ddyo:0.316111; bukiika kkono:32.586389). [5]

Okulambika okwenjawulo

kyusa

Minisitule eno y'emu ku ofiisi ya ssaabaminisita wa Uganda . [1]

Ensengeka y’obukulembeze

kyusa

Minisita wa kabineti ayambibwako minisita w'eggwanga ow'ensonga z'e Karamoja Moses Kizige . [2] [3] Christine Guwatudde Kintu y'akulira eby'okubala ebitabo mu minisitule eno. [1]

Olukalala lwa baminisita

kyusa

Minisita w’ensonga z’e Karamoja

kyusa
  • Mary Goretti Kitutu (8 Ogwomukaaga 2021 - kati)
  • John Byabagambi (6 c 2016 - 8 Ogwomukaaga 2021)

Minisitule ya Karamoja

kyusa

Laba nabino

kyusa
  • Palamenti ya Uganda

Ebijuliziddwa

kyusa
  1. 1.0 1.1 1.2 http://opm.go.ug/
  2. 2.0 2.1 "Archive copy". Archived from the original on 2017-12-17. Retrieved 2024-09-26.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  3. 3.0 3.1 "Archive copy" (PDF). Archived from the original (PDF) on 2016-10-07. Retrieved 2024-09-26.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  4. https://en.wikipedia.org/wiki/Daily_Monitor
  5. https://www.google.com/maps/place/0%C2%B018'58.0%22N+32%C2%B035'11.0%22E/@0.3151304,32.5842528,318m/data=!3m1!1e3!4m5!3m4!1s0x0:0x0!8m2!3d0.316111!4d32.586389