Olukalala lw'abayimbi abakyala mu Uganda

Luno lwelukala lw'abayimbi abakyala mu Uganda abazaalibwa mu Uganda, eb'enzaalwa ya Uganda, oba abo nga ebikolwa byabwe by'ekwasaganya nnyo kweyo ensi.

  • Catherine Apalat (yazaalibwa mu mwaka gwa 1981), mukubi wa bifaananyi, munnamawulire, muwandiisi ku mikutu(blogger), mukozi wa firimu
  • Leilah Babirye (yazaalibwa mu mwaka gwa 1985), musiizi wa langi, mukubi n'omuvuunuzi wa pulaani z'ebizimbe n'ebyuuma(draftsperson), mubazzi (sculptor), omubumbi (ceramicist)
  • Zarina Bhimji (yazaalibwa mu mwaka gwa 1963), mukubi w'ebufaananyi Mu Uganda ne mu Buyindi photographer, asinzirila mu London
  • Acaye Kerunen (yazzalibwa mu mwaka gwa 1981), Musiizi w'ebifananyi akoseza ebintu by'ebitonde mukuba n'okutunga ebituntu eby'enjawulo (fiber artist), omukubi w'ebifananyi abiteeka mu misono ejyenjawulo (performance artist), omuzannyi w'emizannyo, omutontomi, omuwandiisi
  • Rose Kirumira (yazzalibwa mu mwaka gwa 1962), omubazzi, omuyigiriza
  • Betty Manyolo (yazaalibwa mu mwaka gwa 1938), musiizi era mukozi w'ebifaananyi ku mpapula (printmaker)
  • Theresa Musoke (yazaalibwa mu mwaka gwa 1945), Munnakenya eyazaalibwa mu Uganda omusiizi, musiizi w'ebifaananyi ku bisenge (muralist)
  • Bathsheba Okwenje (yazaalibwa mu mwaka gwa 1973), mukubi wa bifananyi era omuteesi w'ebifanyi ne'ebintu mu banga mu bizimbe ( installation artist)
  • Sandra Suubi (yazaalibwa mu mwaka gwa 1990), muyimbi w'ennyimba z'enjiri, eco-artist
  • Esteri Tebandeke (yazzalibwa mu mwaka gwa 1984), mukozi wa firimu, muzannyi w'emizanny, muzinnyi w'amazinna era mukozzi wa art mungeri y'ebisiige, ebibumbe (visual artist)
  • Sarah Waiswa, mukubi wa bifaananyi ebya documentary n'ebibumbidwa mu bantu (portrait) ; abeera mu Kenya

Laba ne

kyusa

Template:Lists of women artists by nationality