Rwasha
Federeshion ya Rwasha (Rwasha) ye'nsi esinga obunen munsi yonna. Ebituundu byaayo bli mu Bulaaya ate ne mu Eezia. Rwasha erina booda ne'nsi kumi na nya, Noowe, Finilandi, Estonia, Latvia, Lithueenia, Bupoolo, Belarus, Yukrein, Jooja, Azerbaidžan, Kazakstan, Cayina, Mongoolia ne North Korea. Ekibuga kya Rwasha ekikulu ciyitibwa Moosko.
Российская Федерация Rossiyskaya Federatsiya Federeshion ya Rwasha | ||||||||
---|---|---|---|---|---|---|---|---|
| ||||||||
Nsi | ||||||||
| ||||||||
Geogurafiya | ||||||||
| ||||||||
Abantu | ||||||||
| ||||||||
Gavumenti | ||||||||
| ||||||||
Ensimbi yayo | ||||||||
| ||||||||
Ebirala ebikwata ku nsi eno | ||||||||
|
Ebwaafayo
Mu mwaaka 1700 Pietro Ssemaanyi yavuumbula obwakabaka bwa Rwasha. Mu 1917 ba Bolshevik baawaba obufuzi nebajjakko kabaka Nikolai II. Mu 1922 ba Bolshevik baavumbula Soviet Union. Mu 1991 Soviet Union yagwa kaakano Rwasha ne baddamu okugiyita Rwasha naye obwakabaka tebwazibwawo.
Obufuzi
Rwasha ya nsi ezegatta, oba federeshion. Omukulembese we'nsi ye prezideenti. Prai minista (katikkiro) yaalondo presidenti naye ne paalamenti erina okumukkiriza. Prezidenti asobola okufuga taamuzi biri ku murundi gumu naye nga wayiseewo ebbanga asobola okuddako.
Kaakano prezidenti wa Rwasha ye Vladimir Putin, katikkiro ye Dmitry Medvedev.