Sandra Nabweteme
Sandra Nabweteme (yazaalibwa nga 1 Ogw'ekuminneemu 1996) Munn'ayunga asaamba omupiila azannya nga omulumbi wa Karadeniz Ereğli Belediyespor ne tiimu ya Uganda enkulu. Yazannyira Southwestern Oklahoma State University omupiira gwe somero okuva 2016 paka 2019 gyeyawangulira emidaali ejy'enjawulo.[1] Mu 2015, yatumibbwa omuzaanyi omukyala owomwaaka mu FUFA.[2]
Obulamu bwe obwo'mu buto
kyusaNabweteme yakulira mu Kampala.[3] Yatandika emisomo gyemipiila ku myaka ettaano era yazanyira mu tiimu z'abalenzi ezokukyalo paka bwe yawezza emyaaka kumineena. Yayitibwa mu Kawempe Muslim gyeyayongera okuzannya omupiira.[4]
Emisomo gye
kyusaNabweteme yazanyila Southwestern Oklahoma State University mu United States okuva 2016 paka 2019 era natikibwa diguli mu kunnonooza ebyobuzimbi (Engineering Physics) mu Gwekuminogumu 2020.[5]
Ttiimu zazanyiddemu
kyusaNabweteme yazanya sizonni bbiri ne Kawempe Muslim mu mipiira ejyaali gisinga mu Uganda ejjya FUFA Women Elite League. Yakulembera mu mizaanyo gino mu goolo ezatebeebwa mu sizoni zombi, ne goolo kkumi na musanvu mu mizaanyo mwenda mu sizoni ye ey'oluberyeberye ne goolo abiri mu sattu mu mizaanyo kkumi n'ena mu sizoni ye ey'okubiri, natuusa Kawempe kubuwanguzi mu siznni zombi.[4]
Mu Gwokusattu 2021, Nabweteme yegatta ne Þór/KA eya Icelandic Úrvalsdeild kvenna.[6] Nga 20 Ogwomu sanvu 2021, Kilaabu ya 1. deild kvenna club FH mu sizoni yonna eyali esigalidde oluvanyuma lw'okulabikira mu mizaanyo musanvu ne Þór/KA, gyeyatebeera goolo ssattu.[7]
Ku mutendera gwe'gwanga
kyusaMu 2019, Nabweteme yazanyira Uganda national team mu mpaka za 2020 CAF Women's Olympic Qualifying Tournament.[5][8]
Goolo zomuwanga emalala
kyusaNo. | Date | Venue | Opponent | Score | Result | Competition |
---|---|---|---|---|---|---|
1 | 3 Ogwekkumi 2021 | Gelvandale Stadium, Port Elizabeth, South Africa | Eswatini | 3–1 | 5–1 | 2021 COSAFA Women's Championship |
Obulamu bwe
kyusaMaama wa Nabweteme, Angela Nabukeera, yazanyira ttiimu ya Kampala United mu gya 2000 egyoluberyeberye.
Okusimibwa
kyusaKilaabu
kyusa- FUFA Women Elite League champion: 2015, 2016
- GAC Tournament champions: 2017, 2019
Omuntu
kyusa- FUFA Female Player of the Year: 2015
- FUFA Women Elite League top goal scorer: 2015, 2016
- GAC Tournament MVP: 2019
- First Team All-GAC selection: 2016, 2017, 2018, 2019
- GAC Freshman of the Year: 2016
- GAC Offensive of the Year: 2019
- GAC top goal scorer: 2019
Ebijuliziddwa
kyusa- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2021-05-03. Retrieved 2024-03-25.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ Makhtum Muziransa (22 March 2021). "Nabweteme hopes Iceland move helps in career rebuild". Daily Monitor. Retrieved 3 May 2021.
- ↑ https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?title=Special:ContentTranslation&campaign=contributionsmenu&to=lg&from=en&page=Sandra+Nabweteme#:~:text=View-,Makhtum%20Muziransa%20(25%20November%202020).,-This%20reference%20is
- ↑ 4.0 4.1 Óskar Ófeigur Jónsson (18 March 2021). "Sú nýjasta hjá Þór/KA æfði með strákum í Úganda frá fimm til fjórtán ára aldurs". Vísir.is (in Icelandic). Retrieved 3 May 2021.
- ↑ 5.0 5.1 Makhtum Muziransa (25 November 2020). "Nabweteme pleased to keep breaking ground". Daily Monitor. Retrieved 3 May 2021.
- ↑ Shero, Kamardin (18 March 2021). "Sandra Nabweteme: Crested Cranes forward signs professional contract with Icelandic club". The Touchline Sports. Retrieved 3 May 2021.
- ↑ Brynjar Ingi Erluson. "Þór/KA missir erlenda leikmenn - Nabweteme í FH (Staðfest)". Fótbolti.net (in Icelandic). Retrieved 21 July 2021.
- ↑ Brian Kawalya (22 March 2019). "Crested Cranes: US Based Nabweteme Summoned For Ethiopia Encounter". The SportsNation. Archived from the original on 3 May 2021. Retrieved 3 May 2021.
Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipideya
kyusa- Sandra Nabweteme at Soccerway
- Sandra Nabweteme at the Football Association of Iceland (in Icelandic)
- </ref>
Template:S-start Template:S-sports Template:Succession box Template:Succession box Template:S-end