Talk:Endagabwolekero
Latest comment: 3 years ago by Pintert3 in topic Bukiikaddyo oba Amambuka?
Bukiikaddyo oba Amambuka? kyusa
Mbadde ndowoza 'north' ne 'south' bulijjo ziri "mambuka" ne "maserengeta". Ndowoza waliwo ensobu wano. Genda ku tekawo "mambuka" ne 'maserengeta' nga amannya amalala, naye, ndowozo tulina okuzikyuusa. Ebya bukiikakono owa buvanjuba nzitegeera, kubanga oweta otyo ng'oyagala kufuna edagabwolekero awo naye "Mambuka" ne "Maserengeta" mannya ddala. Pintert3 (talk) 22:10, 6 Gwamwenda 2020 (UTC)