Template:Featured Article of the day

Omusubuzi owawakati abantu abawakati bebasubuzi abemirundi ebiri, abo abagula ebirime oba ebirundwa okuva ku balimi n’abalunzi mubyalo, ate nabo nebabiguza abasubuzi abalejjalejja.

Ate nabasubula kubano ababitusizza mu bibuga okubigya gyebirimirwa oba ku malundiro, nebabiguza ababirya consumers Abalimi bandifunye ssente nnyingi singa betundira ebirime n’ensolo zaabwe butereevu mu katale. Abalimi okutundira awamu nga beggasse kijja kuyamba nnyo abalimi n’abalunzi era n’abaguzi ababirya.