The Color Orange (Langi Ya Kakyungwa)
The Color Orange(Langi Ya Kakyungwa) kino kyo kibiina ekyatandikibwawo Jens Galschiøt mu 2008,okwongera okulaga nti mu China batyobola eddembe lyobuntu,kumukolo gyemizannyo egiyitibwa"Olympic Games"mu kibuuga Beijing August 2008.[1]
Okusikiriza
kyusaThe Color Orange(Langi Ya Kakyungwa)yakozesebwa nga akabonero alaga okwekarakasa engeli eddembe lyo buntu"human rights" bwelityobolwamu mu China. Ensonga enkulu yali yakuwa abetataba mumizannyo, Abagenyi, NabaChina Langi Ya Kakyungwa. Okusobola okusindika obubaka eri ensi nti wanno waliwo ekikyamu, Enkufira, Tayi, Obukalamu, Empapula, Ebiteteyi, Amasutti, Ensawo nebilala. Ekibiina"The Color Orange"(Langi Ya Kakyungwa)kibakinyonyola kigamba nti bali byinza okubagana okozesa akabonero kekibiina kye ddembe lyo buntu nti naye okozesa Langi Ya Kakyungwa teri yali ayinza okubagana.[2]
Ebyatukawo
kyusaEmpagi Yobuswavu yasiigwa Langi Ya Kakyungwa
kyusaEkibiina kya"The Color Orange"(Langi Ya Kakyungwa)kyasalawo okusiga Empagi Yobuswavu langi yakakyungwa Pillar of Shame(Empagi Yobuswavu) ngakano kafukira daala akabonero kokungubagira abantu abatirwa ekirindi ekyatumwa "Tiananmen Massacre" langi ya kakyungwa kati ekozesebwa akabonero akalwanirila eddembe lyo buntu mu China.
Omubumbi omu Denmark Jens Galschiot nabakozibe balinya enyonyi nebagenda mu Hong Kong kumukolo gwokusiiga "Pillar of Shame"(Empagi Yobuswavu) langi ya kakyungwa.Nga apuli 26 nge nyonyi yakatonya kukisaawe e Hong Kong namwa olusa okuyingira munsi eyo era natikibwa kunyonyi endala nazibwa ewabobwe.[3]
Ekibiina ekimanyidwa nga "Chinese Democracy Movement"kyasalawo okola omulimu gunno wadde ye omubumbi yali taliwo.Ekibume kyasiigwa langi ya kakyungwa kumulamwa gwokulwanirila eddembe lyo buntu mu China nokulaga okuwagira kwabwe eri ensi yonna nti bawagila nesekuwagira purojekiti ya"The Color Orange(Langi Ya kakyungwa)okozesebwa mumizannyo egimanyidwa nga "Olympic Game 2008 okwongera amanyi mukurabula ensi nti mu China batyobola eddebe lyobuntu.Okusiiga ekibumbe kino kwakolwa abyizi basetendekero ya Hong Kong ne bamemba bekibiina ekimanyidwa nga "The Democracy Movement"ekiyina ekitebbe kyakyo ekikulu mu Hong Kong. Mubaliwo kumukolo guno mwemwali ne sentebe wekibiina kyabasubuzi ekya Hong Kong Mwami Cheuk Yan Lee, omutontomi Szeto Wah,Looya wekibiina ekilwanirizi kyeddembe lyo buntu Mwami Albert Ho,nakyewa ate nga munakatemba Longhair,nababaka ba palamenti ya Hong Kong bangi.
Abadanish Emimuli gyegwanga nabo bagwagira The Color Orange(Langi Ya Kakyungwa)
kyusaMubiseera emizannyo gya "olympics" wagyeli gigendera mu masso e China e Denmark,omukolo gwokwambaza ekibumbe olugoye mu langi ya kakyungwa gwakolwa nabo okwegata kubanabwe munsi yonna okulaga okuwagira.[4]
Okuzindwa kwo Olutimba lwa China
kyusa"The Color Orange"(langi ya Kakyungwa)bafuna olukomo lwesiimu ngalugamba nti olutimba okwali kuwerelezebwa ebigena mumasso ku muzannyo gya "Olympic" luzindidwa bakagezimunnyo nebakyusa emitwe emikulu gyonna mu langi eya kakyungwa,evumirila okutyobora eddembe lyo buntu mu China.[5]
Omufumusi wekikuumi Usain Bolt yawangura emisinde gya Mitta 100 ngayambade akakoomo mu langi ya kakyungwa
kyusaMumisinde gye, ebyafayo mu mitta 100 Usain Bolt yali ayambade akakoomo mu langi ya kakyungwa. Jens Galschiøt agamba nti tamanyi gyali ekigenderelwa kya Usain Bolt okwambala akakoomo.kumizannyo gya "olympics 2008" The orange color(Langi Ya Kakyungwa)yafuka omulumyo eri ensi okugilaga nti waliwo ekikyamu mu China ku ddembe lyo buntu.[6]
Rerences Ebyokulabirako
kyusa- ↑ "www.chinaorbit.com/2008-olympics-china.html". Archived from the original on 2012-01-11. Retrieved 2012-02-14.
- ↑ [1] The official The Color Orange website
- ↑ 16 June:The official reply to the complaints from the Immigration Department
- ↑ [2] orange dressed statues
- ↑ Press release, 6 August 2008
- ↑ report done by The Color Orange group