The hunger march(Olukumba lwo muyala)

The Hunger March(Olukumba lwo Muyala) Nalino linnya kugamu kubibume ebyakolwa Jens Galschiot mu 2001.


Endowooza kyusa

The Hunger March(Olukumba Lwo Muyala)ekibumbe kino kijukizo eri ensi nti senga ebyetago, nobuyambi bwabo abonabona senga tebyanjurwa mulujudde, olunaku olumu abo abali obulungi balikera kumakya ababonabona nga bakonkona kunzigyi zaabwe ngabetaga okuyambibwa mubulungi abo mububi.[1]

Okujukiza ensi ensonga eno ,Jens Galschiøt kyeyava abumba ebibumbe bino ebiwerela ddala 27 Ebyobulenzi bukadugala oba buyite Obufirika nga buyala,bukovu nnyo era ebibumbe binno yabibumba mu kyuuma ekyekikoomo.[2] Obulenzi buno mubwenyi bwabwo bulabika nga bunakuwavu nnyo,ekikoomo omwakolwa ekibumbe bakyongera okukizigira nekiwera daal omulabi ekifanannyi kyenyini nti bunyikavu nnyo,naye wansi bubigere mwattu nga abbwambaza engatto ezitemagana ngabwolaba gano gebagamba agamukene,Engatto zino ezikolebwa kampuni emanyidwa ennyo munsi yonna,era nga emu kwezo ezikwata ekisooka mukozesa abaana abavu munsi egikyakula ngababusasula ensimbi mpawo bwaga.[3]

Okubumba ekibumbe kino yamala kulaba filimu eyitibwa "The March"nafuna ekiniga ku mwoyo,filimu eno yalagibwa omumyaka gye 80 omuli ekibinja kyabantu abayala basimbye lwakasotta ngaborekela enzigyi mu zabulaya.Abayala bali bewadeyo bagende baffire mumasso gabo abali obulungi banagwadda.


Omulundi ogwasokera ddala mu 2001 kyusa

Mu mayi wa 2001,mu kabuuga akayitibwa Odense,ekibuumbe ekyekikoomo akalenzi akayala ngakakoganya ngakambadde ezirabika ngatezikatuka bulungi naye nga zitemagana ngali gebagamba agamukene ezekikka kya "nike"Abadanish benagwadda bakera kwota buliro ekibumbe ekyali kiwanikidwa kukituti ekyali kikoredwa mujinja lyomuwendo eliyoyotedwa obulungi ennyo mulangi enzirugavu era elyekikka kya"granite" ngaliwandikidwako wansi ebigambo ebigamba nti"JUST DO IT" era ngeno yengombo ya kampuni ekola engatto zinno. Jens Galschiot yawulirwa ngagamba kukibume kino "nti njakworesa obunanfusi nobulabayi bwakampuni bwezoleseza mu burango bwazo ngazilimba ensi nti eddembe nomutindo kwebakoseseza abakozi babwe mulungi,naye babatulugunya mukimpukumpuku".

The Hunger March(olukumba Lwo Muyala) ku ASEM 4 kyusa

Mulukungana oluyitibwa"ASEM 4"olwali e Copenhagen mu September 2002[4],ebibumbe 27 ebyobulenzi obuyala byasimbwa mu kibuuga mu Copenhagen okwakarakasa kunsonga obwenkanya mumbeera zabantu "social justice". Ebibumbe 27 ngabyakozesebwa okulaga abantu abayala ngabelyanenkuta munsi ezikyakula ngababinikibwako ebizibu ensi ezo zinagwadda mukwelowoozako zokka nga zifuna amagoba amangyi nga tezibariride bankusere.Omukolo gwategekebwa"Care-Denmark" ne"Salvation Army.Oluvanyuma ebibiina bino byatonera ebibume binno engaatto eza Adidas, Nike and Reebok.[5]

Ebilala Ebyabawo ku "The Hunger March"(olukumba lwo Muyala) kyusa

Mu "summer"buno bwebudde bwomusana mubulaya mu 2002 ekibinja byebibume bino 27 ebyobulenzi obuyala ngabikoledwa mu kyuuma ekya copa byetolozebwa Denmark yonna okuwakanya gavumenti bweyali esaze kubuyambi bwewa ensi ezikyakula.

Jens Galschiot yagulawo enkolagana nolukiiko lwebibiina byobwanakyewa mu Aarhus. Ebukuumi nebikuumi byaba nakyewa betaba mu kuyambako okubumba ebibumbe binno mu bumbiro lyo mubumbi ono ebyali bigendwa okwolesebwa gwanga lino lyonna.Mu maki wa 2003 esinzizo eliyitibwa "Dan Church Aid"lyakozesa ekibumbe kino kumukolo gwokusolosa ssente zabaana abifiridwako bakadde babwe olwobulwadde bwa mukenenya.

The Hunger March(Olukumba Lwo Muyala) today kyusa

The Hunger March(Olukumba Lwo Muyala),kirabikide kumikolo mingi egyokwekarakasa egyenjewuro mu Denmark nga olwekarakasa olwekyukakyuka zobudde "climate demonstrations".Mwattu ebibumbe binno bitekwa kubiggali ebiba bisindikibwa oba ebisikwa emotooka nebyetataba mukukumba.

Laba Nawano kyusa

References kyusa