== OBULOGO / EKITAMBO / OBUSAMIZE

OBULOGO kye kikolwa ekyomuzizo mu maaso ga Katonda. EKITAMBO kye kyoyo [omwoyo omubi] ekikulu mu bwakabaka bwa Sitaani kyakozesa okufuga obulamu bw'omuntu. OBUSAMIZE kye kikolwa ekisasamaza abantu naye nga si kyabulijjo. Ebintu bino waggulu bye nyonyodde Katonda tabyagala mu bulamu bwo ggwe asoma ekiwandiiko kino kakati. EKITAMBO kye kitukiriza ekikolimo ku bulamu bwaffe. Ekitambo kino kitega omukisa gwo n'oba nga tosobola kuva mu kikolimo kyolimu okugeza nga ekikolimo kyokuyiwa omusaayi, ekikolimo kyobwenzi, ekikolimo kyokunya omwenge ebikolimo ebyengeri ngezo. Bwetwogera ku Kitambo ekisooka mu birowoozo byaffe ky'ekitambo ekyokulya abantu. Ddala kituufu nnyo naye obadde omanyi nti waliwo ebitambo ebirala? Ebitambo bya mirundi mingi era ebimu ku byo byebino w'amanga;

  • Waliwo ekitambo eky'okulya abantu [somako mu kitabo ekitukuvu Zabbuli 53:4 ne 2 Bassekabaka 6:25-30]
  • Waliwo ekitambo ekyebisiyaga [somako mu ktabo ekitukuvu olubereberye 9:18ff] olabe gye kyava
  • Waliwo ekitambo ekyobwenzi
  • Waliwo ekitamba ekyobubbi nebirala bingi nga bwobilaba ku bantu.
Ekitambo kino okifuna okuva ku njuuyi zombi; waliwo ekye nnyumba ya kitawo nekyennyumba ye bukojja.
Manya bino ku kyebayita EKITAMBO
kyusa

Bwoba nga oloota obuuka mu bbanga obeera olina ekitambo. Bwoba nga oloota ente zikugoba, oloota abantu abafa nga baganda bo, bazadde bo. Bwobera n'ekitambo oluma enjala ezokungalo nozirya. Bwobera n'ekitambo omeketa amannyo buli lwewebaka.

Bwoba oyagala okumanya ebisingawo ku kitambo nokukyenenya osobola okutukubira ku simu +256702362959 oba +256784309919 tukusomese EKITAMBO nengeri gyosobola okusabira obulamu bwo kikuveeko. --Asiimwe27 (talk) 13:17, 14 Gwakkumi 2014 (UTC)