OBULIMI BW’EMIYEMBE MU UGANDA kyusa

Emiyembe kibala akiriibwa atenga kyetagibwa banamakolero Mu Ggwanga ne wabweru walyo. Ekyo kitegeza nti akatale kagyo wekali Kasaava ate kangu nyo okufunika. Emiyembe myangu okulima nadala kumbera Y’obude ekyukakyuka mu Uganda kuba obutafananako Bimera birala, gyo tegikosebwa musana.

KIKI EKYETAGIBWA NGA ONOSIMBA EMIYEMBE kyusa

1. Etakka,funa wa wonagisimba. 2. Manya bungi ki bwonasimba. 3. Nonya amagezi ku bulimi bw’emiyembe okuva mu bakuggu. 4. Ba mumalirivu ate olemereko. 5. Fuba nyo okukuma omutindo. Kibalama George William 0771683020 MBAZZI FARMERS’ ASSOCIATION.