SELWANGA RICHARD
Joined 9 Gwakubiri 2019
Selwanga muyigisa wa lulimi Oluganda ku Bugema University. Akoze ebintu ebiwerako okulaba ng'olulimi lwe lukulaakulana omuli okulusomesa, okuvvuunula ebiwandiiko ebiwerako okuva mu Lungereza n'abizza mu Luganda wamu n'okwenyigira mu kaweefube w'okuwandiika enkuluze y'Oluganda eya Kannannimi.