NAKASIGIRWA

kyusa

Ekigambo nakasigirwa kiva mu kikolwa "okusigira". Okusigira kitegeeza okukiikirira, ng a kino kitegeeza ekyo ekibeerawo mu kifo kye kintu ekirala. nolwekyo nakasigirwa bye bigambo oba ennyingo oba ennukuta ezikiikirira amannya mu sentensi.

      Oba tuyinza okugamba nti nakasigirwa ye musigire w'erinnya.

EBIKA BYA NAKASIGIRWA 1.NAKASIGIRWA EZOBUNTU.

           Zino ziyitibwa ez'obuntu anti zo zikiikirira amannya ag'abantu. zino zaawulwamu emirundi ebiri. kwekugamba;

a) Nakasigirwa ez'obuntu eziteemala.

               zino ziyitibwa eziteemala kubanga zo teziwandiikibwa mu bbanga zokka era bwekikolebwa amakulu tegavaayo bulungi. 
                Kyokka zino zisengekebwa mu bantu ba mirundi esatu. kwekugamba;

OMUNTU. MU BUMU. MU BUNGI. Asooka. N- Tu- owookubiri. O- Mu- owookusatu. A- Ba-

Your temporary access has expired

kyusa
Hello, the temporary access you requested on this wiki has expired. Just to let you know that If you want it back, feel free to make a local announcement and open a new request on stewards' permission request page on Meta-Wiki later. Moreover, if you think the community is big enough to elect a permanent administrator, you can place a local request here for a permanent adminship, so stewards can grant you the permanent access. Please ask me or any other steward if you have any questions. Thank you! --Einsbor (talk) 16:11, 7 Gwakkuminogumu 2016 (UTC)Reply