GM Sugar Uganda Limited
GM Sugar Uganda Limited era nga GM Sugar Limited oba GM Sugar ekola ssukaali mu Uganda .
Ekifo wesangibwa
kyusaEkitebe kya kkampuni eno n’ekkolero lino biri mu kibuga Njeru mu Disitulikiti y’e Buikwe, ku luguudo lwa Kampala–Jinja Highway, kiro mita 13.5 (8 mi), mu maserengeta g’ekitundu ky’ebyobusuubuzi ekiri wakati mu Jinja, ekibuga ekinene ekisinga okumpi. Kino kiweza 69 kilometres (43 mi) ebuvanjuba bwa Kampala, ekibuga ekikulu era ekisinga obunene mu Uganda. Endagiriro y'ekitebe kya kkampuni eno ziri 0°24'43.0"mu mambuka, 33°08'10.0"mu buvanjuba (bukiika ddyo:0.411939;bukiika kkono:33.136106). [1]
Okulambika
kyusaGM Sugar Uganda Limited yatandikibwawo mu 2006. Kkampuni eno mmemba mu kibiina kya Millers Association of Sugarcane, ekibiina ky’amakolero abakola ssukaali mu Uganda.
Laba ne
kyusa- Olukalala lw'abakola ssukaali mu Uganda