Godiva Akullo

Mukyala awagira enkola ya kooti enkulu eya Uganda wamu n'okulwanirira abakyala okubeera nga bayisibwa mungeri y'emu ng'abalala ssaako n'okubeera n'eddembe lyabwe

 

Godiva Akullo

Godiva Akullo advocate wa Kooti Enkulu eya Uganda era omulwanirizi w'eddembe ly'abakyala.[1] Ab'ekibinja kya LGBTQ n'abalwanirizi b'eddembe lya bakyala mu Uganda,[2][3] gwebebuzaako ku nsonga za Sexuality, Gender n'amateeka, n'eddembe ly'abantu, era musomesa w'amateeka.[1][4]

Emisomo

kyusa

Basomera ku Yunivasitte ye Makerere mu Uganda era nebatikibwa ne diguli ye by'amateeka, Dipulooma mu Legal Practice okuva mu Law Development mu Uganda(LDC). Balina Diguli y'Obukugu mu Mateeka okuva muYunivasitte ya Havard.[4]

Article ezi fulumiziddwa

kyusa

Godiva Akullo yafulumya artice nyingi omuli;

  • Omulundi omulala: Bannabyabufuzi ba Uganda Politicians Stoking Anti-LGBTQ+ Sentiment okusigala mu buyinza.[5]
  • Uganda: Eteekamu amaanyi mu anti-LGBTQI sentiment okusigala mu buyinza.[6]
  • Abo b'akiliisa maanyi n'abatta abakyala naawe bajya kuta.[7]

Laba ne

kyusa
  1. Dorcus Acen
  2. Kasha Jacqueline Nabagesera
  3. Stella Nansikombi Makubuya
  4. Clare Byarugaba
  5. Richard Lusimbo
  6. Julie Mutesasira

Ebijuliziddwa

kyusa
  1. 1.0 1.1 https://www.aljazeera.com/author/godiva-akullo
  2. https://ugandafeministforum.org/team-member/godiva-monica-akullo/
  3. https://hls.harvard.edu/today/ll-m-s-for-lgbt-rights/
  4. 4.0 4.1 {{cite web}}: Empty citation (help) Cite error: Invalid <ref> tag; name ":1" defined multiple times with different content
  5. https://muckrack.com/godiva-akullo/articles
  6. https://www.aljazeera.com/opinions/2021/6/19/the-ugandan-government-pernicious-use-of-anti-lgbtqi-policies
  7. https://www.monitor.co.ug/uganda/oped/commentary/those-who-rape-and-kill-women-will-murder-you-too-1743600