Ekifaananyi
|
Erinnya
|
Ekiseera ky'obukulembeze
|
Ekibiina ky'ebyobufuzi
|
Ebirala
|
|
Frederick Edward Mutesa II
|
9 October 1963
|
2 March 1966
|
Kabaka Yekka
|
Yawangangukira e Bungereza oluvannyuma lw'obulumbaganyi obwakolebwa ku lubiri lwe e Mengo. Yafa mu mwaka 1969
|
|
Milton Obote
|
2 March 1966
|
25 January 1971
|
Uganda People's Congress
|
Yawambibwa amajje mu mwaka 1971 bwatyo nawangangukira e Tanzania okutuusa lwe yakomawo mu mwaka 1980
|
|
Idi Amin
|
25 January 1971
|
11 April 1979
|
Military
|
Yawangangusibwa oluvannyuma lw'okumeggebwa mu lutalo wakati wa Uganda ne Tanzania yasaba obubudamu eSaudi Arabia era gyeyafiira mu mwaka 2003
|
|
Yusuf Lule
|
13 April 1979
|
20 June 1979
|
Independent (UNLF)
|
Yajjibwa ku bukulu buno mu 1979, era nafa mu 1985
|
|
Godfrey Binaisa
|
20 June 1979
|
12 May 1980
|
Uganda People's Congress (UNFL)
|
Yajjibwa ku bukulu mu 1980, nafa mu mwaka 2010
|
|
Paulo Muwanga
|
12 May 1980
|
22 May 1980
|
Uganda People's Congress (UNFL)
|
Yawaayo obuyinza eri akakiiko ka Presidential Commission mu mwaka 1980
|
|
Presidential Commission (Saulo Musoke, Polycarp Nyamuchoncho, Joel Wacha-Olwol)
|
22 May 1980
|
15 December 1980
|
Independent
|
akakiiko kano Kassattululwa oluvannyuma lw'okulonda kwa bonna mu 1980
|
|
Milton Obote
|
17 December 1980
|
27 July 1985
|
Uganda People's Congress
|
Yawambibwa amajje mu mwaka 1985 nawangangukira eZambia oluvannyuma yafiira mu ggwanga lya South Africa mu mwaka 2005
|
|
Bazilio Olara-Okello
|
27 July 1985
|
29 July 1985
|
Military
|
Yawaayo obuyinza
|
|
Tito Okello
|
29 July 1985
|
26 January 1986
|
Military
|
Yameggebwa mu lutalo olwekiyeekera mu mwaka 1986
|
|
Yoweri Museveni
|
26 January 1986
|
Present
|
National Resistance Movement
|
Yakwata obuyinza oluvannyuma lw'okukulembera olutalo olw'ekiyekeera olwatandika mu mwaka 1980
|